Ephesians 4:5-6

5Mukama waffe ali omu, n’okukkiriza kumu n’okubatizibwa kumu. 6Katonda ali omu, era ye Kitaawe wa bonna, afuga byonna, akolera mu byonna era abeera mu byonna.

Copyright information for LugEEEE